lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu sammyboy ug – munakesa

Loading...

bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam~ ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto~ katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone~ gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)
temutya katunywemu ka lato~ snapchat post batuweeyo ka photo
topapa my baby tuula wansi just settle
nkuyingize ekibaala batuweeyo bi bottle

onakeesa~ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa (mbuuza)
onakeesa~ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

kibala kinyuma nga tuli babili~ nga olina opposite s~x ebbali
bino byo binyuma nga fenna wetuli (hmm, hmm) ~ endongo etabuse efuuse kikili (kikili)
d.j yamanyi akayimba akaddako~ uganda vibes kati nno ffe tuliko
kidongo kinyuma baby omukutteko~ mutambulе mpola anti mwe muliko
abaana booyita abavubuka balinamu~ communication zonna zibeela ku simu
wooyingila ekibaala table bazituddеmu~ mulembe gwa bavubuka ffe banyinimu (don)

onakeesa~ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa~ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

temulinda kengele~ kambakubilewo omuziki paka kubigele
ebigambo tubisale~ katuve mu kelele
nze minister womuziki mu state house e’magere
ate eno mukibaala~ abasama balinye ku madaala
atalina belaire kyekiseela bakusange mukidaala
manager zikiza ku mataala abaze ne ba dem aba kawaani mbu baswaala
d.j ffe tujja keesa~ tukubile muziki tetukya teesa
coconut takyantiisa~ ba dem aba kawani sikyanywesa

onakeesa~ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa~ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam~ ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto~ katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone~ gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...