lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu noah kali – sente mugenyi

Loading...

sente mugenyi lyrics
ohh,ohh nofear 26 interntainment,noah kali the boss

kileeta essanyu lingi lwozikola nodawano mwatu nogaziwa neyali takwagala,nakwagala olukulaba awoza sikyafudde nalyooka akubitabita butelevu ok-maliliza nga akusaba beer songa wano ngobade mwavu nga takwefasa ngera akulaba bule okugaba sikibi era akuwa kaalina yaba munowo naye bwoba ngozigaba kimanye nti bwezigwawo osigala bwa peke
eyali azikoze neziggwayo yoyo akakasa byenjogera
naye atazikolangako neziggwawo yoyo azalawa byenjogera
alina amagezi yoyo awulira byenjogera mwatu namatira
naye atalina magezi yazalawa era kano akayimba nkakusindikidde

chorus
bwezikuggwako,bulimu akaduka
sente mugenyi
naye bweziba wezili buli omu akweyuna
sente mugenyi
bwezikugwako nomubiri guduka
sente mugenyi
naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna
sente mugenyi

embulilire tefa yonna kija okimanyi kinyaga bitono sagala owoze nti sakugamba nga ntibwoba nesente nemikwano nagyo obera nantoko naye ate bwezigwawo, osigala bwanamuningina bona, bakudukako kati muganda w-nge labila kubaalina sente nezigwawo ensi nga kati ebanyiga nyoo ona na na naye bino kanzilye abaana balikola ezabwe fala genda eri leka kubanga kapere ono atema etabi lyomuti kwatude okulya sente sikibi kasita obeera nga opima ,kasita obeera ngogabangabe awo gwemujinga number emu ona na na x 2

chorus x2

bridge

kale okuzilya zilye ngokimanyi nti togenda kugwamu ,sente mugenyi ate bwobanga owedemu ojakola nyo okuzizaawo,mpise muluyimba luno nkulage olugendo lwa ssente olugendo lugenda lutya ,abamanyi olugendo luno bwelutambula bebo bolaba abakonamu, atayagala byenyimba ,obutabitwala beera wa dembe nze nkulaga makubo ga sente bwegatambula olondeko lyotwala, no fear 26 intertainment ona na na noah kali the boss ona na na

chorus x2 till fade


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...