lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu john blaq – fekka

Loading...

john blaq african boy boy
vivian mimi
t.o.s

nonya atunda billboard
tokitya yo sente weeri
kyenjagala ng’omulungi kwali

nga ali okwo tweyagale fekka
fekka nze noono omwaana
atatwagala agende, agende
ate oba tweyagala fekka
fekka nze noono omwaana
atatwagala agende, agende

ooh oh oh!
oh baby yagala nze
ebiganye byo bi~binkwase
oba bali bameka nze nkwekute
eh, gwe leeka twekunde
oh baby nk~misinga nyo
empewo ekunta mu kiiro
oliwa ojje onkwanteko
oh oh oh oh oh!
baby, nyumirwa bwokola bend over
oh baby nyumirwa omubiri gwo bring over
love you ngirina toffa kubatusooza sooza~sooza
nga ali okwo tweyagale fekka
fekka nze noono omwaana
atatwagala agende, agende
ate oba tweyagala fekka
fekka nze noono omwaana
atatwagala agende, agende

hmm, mwagala omu wapeke
dagala eliwonya asinga ku mpeke
ono ow~nge amaaso ga ndege
kululwe nayize teeke
olaba nayize okukeera
eh, ntegeke muletere ka juice akalimu epeera
mh mh, naye kansooke

baby tonswaaza
notuuka ekiseera newekyanga
benali nsekerera nebepanka
nga wafunayo omulala eyo gwoganza, lwo ngamba

nga ali okwo tweyagale fekka
fekka nze noono omwaana
atatwagala agende, agende
ate oba tweyagala fekka
fekka nze noono omwaana
atatwagala agende, agende
nonya atunda billboard
tokitya yo sente weeri
kyenjagala ng’omulungi kwali

agende!


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...