lirik lagu dr. lover bwoy – welaba
dr. lover bwoy
boom boys
we beat dem badder
x on the beat
munda omutiima gumanja
nguteresa ebanga guwunya nga kyenyanja
buli lunaku lover yo gyenkunganya
ela bwonkyawa oba ondese wakati munyanja
kululwo nze sitya basawo b’ekinansi
mukwano gadala nze ompomeera nga nanansi
katugeze nga nvudde mubulamu bwensi
bwembeera sinabuvaamu nsaba ompeeyo ka chance
noonya mukyala ananjagala ko
nga nebwemba siriwo ananjogerako
kagati aka toss anansalirako
anazuukuka mu ttumbi nansabirako
welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (ŋŋenze)
welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (gwe ninda munange)
nebwendiba dear kuluda lwabalabe
nditoloka wo nyabo nzijje nkulabe
nebwoliba nga face yo ejudde embalabe
yenze muvubuka alikwesibangako onjagale
baby, kigambo kink~mire
nga nebwemba siriwo ela okitereke
omutiima munage bagutagazana
eh, nsuubiza nebwenffa gw’agusigaza
nkuwoze ebanja lino banja
biwundu by’omutiima tobikosanga
nebwewayita ebanga tondekanga
nkusaba onek~mire
welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (ŋŋenze)
welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (gwe ninda munange)
munda omutiima gumanja
nguteresa ebanga guwunya nga kyenyanja
buli lunaku lover yo gyenkunganya
ela bwonkyawa oba ondese wakati munyanja
kigambo kink~mire
nga nebwemba siriwo ela okitereke
omutiima munage bagutagazana
eh, nsuubiza nebwenffa gw’agusigaza (baby)
noonya mukyala ananjagala ko
nga nebwemba siriwo ananjogerako
kagati aka toss anansalirako
anazuukuka muntumbi nansabirako
welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (ŋŋenze)
welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (gwe ninda munange)
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu cix – 그림자 (my name is shadow)
- lirik lagu rosendo – del pulmón (versión 2004)
- lirik lagu sema bulut – beni de allah yarattı
- lirik lagu age of madness – give it up
- lirik lagu kaveh & parsa – face2face
- lirik lagu dante elephante – it bothers me
- lirik lagu soy.siul – mucho gustarme
- lirik lagu matox (fra) – code
- lirik lagu sorry ghost – last supper
- lirik lagu nieznany kibic – mundialowa