lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu winnie nwagi - malaika

Loading...

ndi kutimba nju, yona uh ah (fire baby)
gw’asooka, era gw’asembayo
my boo, my lover ah (lituation booth)
(kesh on this beat)
omukwano gwo gwakula, jangu nkulambuze ebisenge
mu wallet mwo zaabula, naye romance ndi kabenje (hmm)
ndaba ku ki mukayisi
nga nfubye okusimbasimba line
ntuuke! nkuliiremu mukwano (aah)
naye onsombya buti
onteeka mu matigga wakati (wakati)
kyoka walemera ku scene
celebrity boyfriend
ndaba ku ki malaika
guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
oh sweet my doctor
nzikakana nga ndabye ow~nge my flower, eh
ndaba ku ki malaika
guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
oh sweet my doctor
nzikakana nga ndabye ow~nge my flower, eh
nteesa nti, n’omala okikola my darling
akaseera kona, nze ndikanotinga mu diary (mu diary)
n’obufaananyi mu gallery, ah ah~ah
ndi kutimba nju, yona ah ah (ndi kutimba nju)
gw’asooka, era gw’asembayo
my boo, my love~lovеr ah
ndi kutimba nju, yona ah ah
gw’asooka, era gw’asembayo
ndaba ku ki malaika
guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
oh sweet my doctor
nzikakana nga ndabyе ow~nge my flower, eh
ndaba ku ki malaika
guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
oh sweet my doctor
nzikakana nga ndabye ow~nge my flower, eh
omukwano gwo gwakula, jangu nkulambuze ebisenge
mu wallet mwo zaabula, naye romance ndi kabenje (hmm)
ndaba ku ki mukayisi
nga nfubye okusimbasimba line
ntuuke! nkuliiremu mukwano (aah)
naye onsombya buti (iye)
onteeka mu matigga wakati (wakati)
kyoka walemera ku scene
celebrity boyfriend
ndaba ku ki malaika (ndaba ku ki malaika)
guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
oh sweet my doctor (sweet my doctor)
nzikakana nga ndabye ow~nge my flower, eh
ndaba ku ki malaika (ndaba ku ki! malaika)
guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
oh sweet my doctor (sweet my doctor)
nzikakana nga ndabye ow~nge my flower, eh
oyokya nga
oyokya nga sw~ngz avenue
yeah eh
aah

Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...