lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu troy mc - mazima ddala

Loading...

mwasuze mutya it’s a thursday kati lwakuna
nkedde matumbi budde nga n0bujonjo nkyalina
kambanyumize story ya baby gwe nali nina
eyali amanyiira nga tamanyi nti nina kalina
mukifo okuntwalanga major antwala nga minor
olwokuba yagenda mu faco mbu yakola akabina
takyampa budde kati abeera ne bba wa aminah
womukwatako akuvuma ebinyo k~maniina
namusanga ku acacia mall nga akola bwa cleaner
nga ekiro awereza mere mu buyumba bwaba china
mukusasula leero bwafuna enkya tafuna
and if you complain nga bakubuuza oba wano wanyina
the route of her life became thin and thinner
mpaka ku lunaku lwenamwagala in my heart inner
namutwalanga ne mu cinema netulaba firimu zaba ina
kubanga kyekimu kukirooto lye ku byeyali alina
kubye nali mukoledde yansubiza omwana
namatiza nti omwana alina okunfanana
the way i loved her samusubira kunciina
nga wemujukiza kukyomwana angamba kakana
samulemеrako sayagala kulekaana
namulaga omukwano ye yalaga nti ampalana
omukwano gwaffe nеgutandiika okusasaana
mpaka wenamusanga ne guy eyali amukwana

tugambe nti okukwagala enyo yensobi nze gyenkoze
nali manyi nti onjagala kati ekituufu kyelaze
nejusa amaanyi gange n0budde nze bwemaze
amazima gakaawa naye ekituufu wansaze
i used to put you first ,then you put me last
me loving you it was always a must
i used to put you first , then you put me last
me loving you it was ……………..
omukwano gwali mungi nyo baby gwenali nkuwa
samanya ki kyaddako awo gwe nyabo nze nonjiwa
omukwano ogwali guwooma wegwatandika okaawa
nenfuna okutya nga ndaba ogenda kunkyaawa
wajaya emize gyo gyesalaba ngako
nga wenkulaga omukwano nga onelagirako
kilabika wafunyeyo eyo ansingako
nga gweyali yansubiza nti tolingatako
yeah kale nze ekyo ekintu kyanuma
nga nkanya kukwagala k~mbe nze nakutama
nakuwa obulamu bw~nge nenkukwasa nomutima
nga muli nina esuubi nti ojja mukuuma
kati genkaaba genkomba
ntandise okusinda bulumi bungi kuba wanimba
ebirowoozo bingi nezingidde mu nyumba
kino ekintu kyonkoze kinumye sirimba ooh no

tugambe nti okukwagala enyo yensobi nze gyenkoze
nali manyi nti onjagala kati ekituufu kyelaze
nejusa amaanyi gange n0budde nze bwemaze
amazima gakaawa naye ekituufu wansaze
i used to put you first ,then you put me last
me loving you it was always a must
i used to put you first , then you put me last
me loving you it was ……………..
mazima ddala nali mwagala
naye kati wekituuse ampisa nga fala
eyali afunye fame kati ntandise okuswala
olwomukwano gwa baby eyayina amalala
twakola ssente nga tuzibala mu dollar
i subtract my profit endala nenzimulekera
yewana mubane mbu azinoga nga bikoola
samugambako yali tamanyi kyeyali akola
bu slay quuen bweyatambula nga nabwo mu bbaala
bwamusilaanya anti bwamufuula kataala
laba bwakomawo jendi nga ankabilira
her love was not real sisobola kujyelabira
yes yali anyilira naye nga amanyiira
nga olususu ayina brown mu colour
nga alinga ekimyuura
naye kati sirimu yamulya omuwala eyali atukula
watunula mu mirror agamba mukama ki kyenakola
yebase wansi ku taka nga yenyogotola
obulamu bwe bwesibye nga jam akutte kampala
wabula musasiira ate era nze musabira
yangamba nti anjagala mbu tayinayo mulala
nga alowoza ndi mwana muto ndaba titi dora
omwana yambonyabonya afunye ekibeera
mpaka ensi weyamulaga gyalina okubeera


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...