
lirik lagu troy mc - gunnuma
the heart is paining
it’s troy mc
[gunnuma, wegunkuba
gunnuma wegunkuba wegunuma ] x2
ajajajajajaaa
listen gwe
yo gwe wulira
bwali budde bwakiro, nga ndi mu tulo
nali manyi okuloota wetaaga ba na pilow
kino ekirooto kyono omwana kyali kya mbiro
newemba ninamu kido muwa nze nemba ku zero
for yo sake i go follow, happy or you sorrow
nzije nkulabeko baby today or tomorrow
nkuletere pizza,burger mpozi ne egg roll
awo nzije nkukwate ku booty nga wempisa engalo
day that i met u wetwali mu kyalo
omutima gwatelera wagunazaako enziro
nengoba abateesi bona abagala okuba mu ntalo
berabidde troy waabwe nti nafuuka na balo
nkomawo ewaka ekiro nga antegekеdde ekyeggulo
wеmala omuchere nenyama nga atekawo akalo
bintu bya mpola mpola, sure but slow
love yaffe yamulembe mwana ebuuse nensalo
omutima gunnuma,wegunkuba
gunnuma wegunkuba wegunuma
omutima gunnuma wegunkuba
gunnuma gunnuma gunnuma x2
ajajajajajajaaaaaa
yesssssss,the heart is paining
it’s troy mc ………
bakube x3
kyoka wenkugamba nkwagala gwe otambula butambuzi
ninze kyoddamu nga nindiridde ninga embuzi
nze akusanira va kubuno bufala obulya enguzi
tugende nkukube embaga twanike obujulizi
ntwala mu bakadde obalage olulenzi
ogambe mummy ne daddy nti ono ye kipenzi
anamponya ennaku nokuyiw~nga tears
muzaalire mufumbire muwonye pop corns
i’m the great man of your dreams listen to me baby
tugendeko mu church u be my wife i be your hubby
nja kuwa obukuumi nkuwonye ago agabbi
nze okukwagala ennyo i take it as my hobby
wemba nga ndi naawe tubeera bakabi
yadde nga waliwo abantu abatulaba obubi
batulemesa bagala tukozesa nsobi
wenakwatako kamu nze nja kakuba bukubi
[omutima gunnuma,wegunkuba
gunnuma wegunkuba wegunuma
omutima gunnuma wegunkuba
gunnuma gunnuma gunnuma ]x2
ajajajaj
the heart is paining
[gunnuma wegunkuba
gunnuma wegunkuba wegunuma ]
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu .sn0wd3n - comme une melodie
- lirik lagu mario rivera iii - ebenezer (en vivo)
- lirik lagu shelly alex & zak eugene - middle: doting, right, you
- lirik lagu empsychosis - η αλικη στην χωρα των αστων
- lirik lagu omarcameup - breaking news!
- lirik lagu plüm (dj) - sensation
- lirik lagu ejectdisc - wyltk
- lirik lagu d4vd - answer your phone
- lirik lagu kiara (hu) - káosz
- lirik lagu tristán! (esp) & guitarricadelafuente - estoy amándote tan fuerte