lirik lagu the davidz ug - twagalane
eeeeeeee
we are the davids and kulcha oooh
yoooo
eno beats ku ngoma gikube njagala tutabire
abatuze bakyuse bye bakola emitima gyaguba
gyanziro batukyusiza emitima gyaffe bagikakakakaka!!
twagalaneeee!
kati kiki ekituwalanya
nga tulina omusayi gumu nomubiri
tukolaganeeee!
nga katonda bwakolagana n’omwana we era wamu n’omwoyo
twagalaneeee!
kati kiki ekituwalanya
nga tulina omusayi gumu nomubiri
tukolaganeeee!
nga katonda bwakolagana n’omwana we era wamu n’omwoyo
kati laba laba lwaki gundi toyagaliza bwomaliriza nawe teweyagaliza aayii!
emikwano gyakuduka olw’omutima gw’omubi ogutalina kisa
wajula eko k~mutima baganda bo n0bogerera
teri ayinza kw’esiga new~nkubadde okukusembeza
kati kyuka wenenye omutonzi akulinze wenenye
baganda bo bosobeza bakusonyiwa singa gwe okakana
funa okwagala mu mutima saba omutonzi ekis mu mutima
amalala gakakane ofune okugangya mu maso ga katonda
twagalaneeee!
kati kiki ekituwalanya
nga tulina omusayi gumu nomubiri
tukolaganeeee!
nga katonda bwakolagana n’omwana we era wamu n’omwoyo
twagalaneeee!
kati kiki ekituwalanya
nga tulina omusayi gumu nomubiri
tukolaganeeee!
nga katonda bwakolagana n’omwana we era wamu n’omwoyo
lwaki osimbula nze byensimba tonganya kubako kyamakulu kyenzimba olimba
change your ways brother open up your mind brother
ebintu bwobiraba mwatu sibwebiri nebyo brother
ebik~malamu no byansi ate no mwatu eby’ensi tubirekayo wansi eno munsi
we answer to one master remember obutayagaliza no mu mutima gwono osemba
abakusoka babirekawo obugagga ne bakyala babwe mwatu babirekawo
nawe eyeyita owekitalo olibirekawo muganda w~nge osembye nakyo
twagalaneeee!
kati kiki ekituwalanya
nga tulina omusayi gumu nomubiri
tukolaganeeee!
nga katonda bwakolagana n’omwana we era wamu n’omwoyo
twagalaneeee!
kati kiki ekituwalanya
nga tulina omusayi gumu nomubiri
tukolaganeeee!
nga katonda bwakolagana n’omwana we era wamu n’omwoyo
jah jah jah
hear mi nuh
only yuh nuh mi in well and out
everywhere mi gwaan mi tok about yuh yah mi frien
our differences make it so nice and real
mi nuh waan fi hab an enemy bwaiii
lord ah gi mi afren b’kah mi nebe nuh
wen dem kom around mi cover mi b’kah mi neba nuh
wen dem kom pan mi door jah hol mi, nah let mi kom out b’kah mi nuh aal mi heartt mi fade op
amakanisa gakolagane
let’s love
abo bufuzi bakolagane
let’s love
famire zaffe zikolagane
let’s love
abasubuzi nabo era bakolagane
let’s love
bamakanika bakolagane
let’s love
abamadduka bakolagane
let’s love
abaymbi tukolagane
let’s love
nabasumba baffe nabo bakolagane
twagalaneeee!
kati kiki ekituwalanya
nga tulina omusayi gumu nomubiri
tukolaganeeee!
nga katonda bwakolagana n’omwana we era wamu n’omwoyo
twagalaneeee!
kati kiki ekituwalanya
nga tulina omusayi gumu nomubiri
tukolaganeeee!
nga katonda bwakolagana n’omwana we era wamu n’omwoyo
eeeeh eeeeeh!!!!!
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu ralph mctell - trouble i'm in
- lirik lagu ivor cutler - i believe in bugs
- lirik lagu lil ot - love lost
- lirik lagu trivium - thrust
- lirik lagu nvcaine - hopelessness
- lirik lagu dio cartierr - s.a.n
- lirik lagu michele pillar - jesus
- lirik lagu marcelo rizzo - deu defeito
- lirik lagu st. south - can i come over?
- lirik lagu kaze (rus) - интересней (interesting)