lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu tebasobola - rapkabaka

Loading...

(intro)
buli rapper
joli wegeme nga tonalwala
it’s your rap kabaka

(chorus)
bano tebasobola
ate balisobola
eno engule yange bajikime oba bajisobola
tebasobola nkugambye abo tebali sobola
wano nze kabaka webandaba nga baf~kamira x2

(verse 1)
ate olaba nkuba bazungu ate bano abadugavu abeyelusa
nze rapper bwantunirila akala mpita medusa
obwo bulwapa bukyala yenze musajja nze amazisa
gwe jangu mpola speed enene ejakukusa
teacher teacher
bano mbafiisa fiisa
yenze preacher muluga ebigambo ndiisa liisa
ababade abalamu bwentuka mbafiisa fiisa
bwondaba liba sanyu eno game njikyusa
kuba gano masasi dii dii di
rap nina mudidi
bano mbazinisa amazina nga ago aga kid dee
mu ragga ntademu akadodi
abo balya nze nga piddy d
sorry mbadе slow kambatwalemu rapid didi
kale
mbabula babula muluga mbabula
nze nina map atе bano babula
nze ndabula labula gwe duka wabula
luga masasi mbamamiriririra
tomela tomela ndagula lagula rap zino mandwa nasamiliririra
muzibe tunula kigala wulira
noyo rapper mugambe tuli bula
kati ate batya kati ate bebuza rap ani azisengeka
nze nkuba binyuma ntuka mukizimbe lwapa wo oyo naduka
nga amasasi ratata nkuba nokusinga bomu ezibwatuka
kwawula balenzi kubawala so gamba lwapa wo adeyo ewaka
(chorus)
bano tebasobola
ate tebali sobola eno engule yange bajikime oba bajisobola
tebasobola nkugambye abo tebali sobola wano nze kabaka webandaba nga baf~kamira
(versus 2)
kati gwe gamba abe mikwano abako nayita mukubo
noyo rapper omugambe nze sebbo ye yenyabo
nze power source ate oyo fake wo power cable
rap kyekika batula wansi mba ku high table
nze nkulukuta binyuma boyi
tewepima pima chali kitone nafuna kyabeyi so bwondaba dako ebali
kolima kolima kungulu mutima nkulaba osima sima
gwe atoma toma ndi jambiya ntema abanyoma nyoma
pulo na nawe soka olindemuko katono ndi muganda njagala enough ebyenono
oh otyo ensasi nziwulideko no
mujja k~manyanya yenze rapper azalalwa emukono
ntadiika mpola mpola ate ndimubi nze nga ebola
oyo rapper wo kunze fala yabula nze ali mubala
bakisimba muluga rap nzilyawo nga bagger
bweba mere yenze abega ate beat ekonesa swaga
kabaka mubino ntuse ahh
tukuba ate bano besika
bigambo bitono work tebalina abo baliwo kunsesa
bwentandika engalo zikube bwepwa
nkubimbya ejovu nga obutwa
sorry ndi muganda ehh mbade ngenze mu patwa

(chorus)
bano tebasobola
ate balisobola
eno engule yange bajikime oba bajisobola
tebasobola nkugambye abo tebali sobola
wano nze kabaka webandaba nga baf~kamira x2


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...