lirik lagu spice diana - bilungo
boo oo oo
aaa
kalyonso miro kaba kajanjalo (ladies)
if you didn’t know we know now we know we know
at this one a ugandan spice
eno beats ngolo ku mugongo
yeah
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
bwonsiikisa spice, mpomesa enva
njagala omanye kino, okigambe bano n’emikwano gyo
ndimu ekiriisa munda n’akawoowo
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
bwonsiikisa spice, mpomesa enva
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
ngenda basabula mbameze amabango
ebirungo bingi wali wonna
kank~mette ragga wenna
kankusiikesiike ompulire obuwoomi
am the queen and the princess, the gate of nantale
this one is for you and dem
am the girl dem boss
am de diva dem class
am de boss dem b~tches mubu kiss
kati bbo bakaluddemu
nvuganya n’abakabaddemu
kano akazanyo kakatandika naye bali mu ntamu
kaliro kakubokya lwa mpaka olunyata lubajjewo
mbakoomera nze mu mpalompalo (watch me)
ndimu sukaali mangada, kalimawa kachungwa n’akatunda
obuwoomi bungi wulira bwembuyimba
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
bwonsiikisa spice, mpomesa enva
njagala omanye kino, okigambe bano n’emikwano gyo
ndimu ekiriisa munda n’akawoowo
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
bwonsiikisa spice, mpomesa enva
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
ngenda basabula mbameze amabango
mbatambula, nkwata budde
nkubakuba kizadde
sirina budde bwa balwaddelwadde
natondebwa kubachunya
bigambo bya kubakunya
ababitandise mugenda kwenenya (rata tatatata)
mbiro mbiro mbiro mbiro biro mbiro mbiro mbiro
paka nga bapoye, dduka dduka dduka
mbiro mbiro mbiro mbiro biro mbiro mbiro mbiro
batandise okusiki uh
ndimu omubisi n’omucuuzi bwenkukubisa ojja kusiima
bwonkamula n’obinywako, ewabalala kupinga
bwentyo bwendi kale ndi pure no namujinga
nze spice nze mbasinga okufumba n’okuwooma
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
bwonsiikisa spice, mpomesa enva
njagala omanye kino, okigambe bano n’emikwano gyo
ndimu ekiriisa munda n’akawoowo
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
bwonsiikisa spice, mpomesa enva
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
ngenda basabula mbameze amabango
ka mbalunge
ka mbalumbe
ka mbawunze, matatu mbakyange (true dat)
ka mbafuuse
ka mbasibe akandoya mbawumbe
ka mbalabise
ebirungo bingi wali wonna
kank~mette ragga wenna
kankusiikesiike ompulire obuwoomi
am the queen and the princess
the gate of nantale (i say)
this one for you and dem
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
bwonsiikisa spice, mpomesa enva
njagala omanye kino, okigambe bano n’emikwano gyo
ndimu ekiriisa munda n’akawoowo
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
bwonsiikisa spice, mpomesa enva
ndimu ebirungo rungo rungo rungo rungo rungo rungo
ngenda basabula mbameze amabango
ah this one a star gyal
queen of the future
eno beats ya man okikubye
lubega rodger ka boom
ziza bafana rata ta
ba ba
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu doli - x (2024)
- lirik lagu ricky jessurun - tv show
- lirik lagu lidia - нека забравя (neka zabravya)
- lirik lagu d.b.g baby - sorry for my mistakes
- lirik lagu destroy lonely - talk bout
- lirik lagu abc change - vse norm
- lirik lagu rosario - la tierra del olvido
- lirik lagu andrea lewis - out of my mind
- lirik lagu andrea marcovicci & jeff harnar - westwind / it never was you
- lirik lagu gürl (thegurlband) - medic