
lirik lagu silver kyagulanyi - nkulinze okole
nkulinze okole – silver kyagulangyi official lyrics
1. waliwo esaara gyenina, k~mutima yesu gyomanyi
ng’okufuba kw~nge kulemye, nsigaze okukutunulira
waliwo obulumi mwempita, wakati wo nange bwomanyi
nganfubye okubuvugilira, sente nazo nezilemwa
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w~nge nkulinze okole. x2
2. olusi n’okusaba kurema, nenkabila mumaso ggo
bwenzijja eno awali abalala, nenyimilira nenegumya
silina plan nakamu, yesu w~nge gwe antegelera
obulamu bw~nge nokufa, byona bili mukono gwo
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yangе gyoli
katonda w~nge nkulinze okole. x2
3. kwonna okufuba kw~ngе tekunyambye, n’amagezi gange mpulira gakomye
simanyi kati binagwa bitya, ggwe amanyi
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w~nge nkulinze okole. x2
4. nebano abalala abakunonya, bamu obulumi bungi kwebatudde
balokole obakwatireko
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w~nge nkulinze okole. x4
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu chela msd - spinning what
- lirik lagu articsmix - больно [painfully]
- lirik lagu déportivo - fiasco
- lirik lagu faby fisher - amor de deus
- lirik lagu richard mitchley - walt whitman - i hear america singing
- lirik lagu xlxaxv - denial
- lirik lagu gunna - off the porch
- lirik lagu word2ko - foolish
- lirik lagu saiko - zendaya
- lirik lagu darealjgm - get out my way