lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu sheebah karungi - ninda

Loading...

sabula
ah baby where are you?
tns
baby where are you?
baur
baby where are you?

tomanyi gwe bulijjo bye mpitamu
buli lwe ndowooza gwe mpubamu
tonyumya ebyo byonna by’obaddeko
kolabiseeko bboyi ssikuta
kati siibula byonna by’obaddeko
yaniriza omukwano omupya gwe nina
sangula amannya g’oswiitiza
eryange limu lyokka ly’oba oyita
nze nalina omukwano ogugwo era mu bujjuvu
ne ŋuma ne nkulinda ogutikkule
saapapa bwe nalaba abakwefasa
ne ŋuma ne nkulinda ogutikkule
ah baby where are you?
tondeka maziga
yiiyiza w’ondabira gwe n~gga
bye ndabye mbirabye
obadde obulidde wa okuninda?

bulijjo obulidde wa nga nkulinda?
ninda linda linda
nzenna ne mbuguma munda
nga nze ndi eno ninda
ebipenzi ne bintuga nga nfa
ninda linda linda
embooko zambabula nzenna, babe
nga nze ndi eno ninda
sometimes i wonder ki nkufiirako?
nga n’abantabbira muli kimu!
ne ba kabaka b’amaw~nga babakusimbako
ŋenda naawe omutuufu sidda mabega
ng’ononywa olega
please leave the guy
alabika andoga
lwaki mubeerako nga muketta?
ng’ate ye w~nge tw~teesa
tugende tutandike ekikuleese
ba neighbor batandike okugeya ate
leka nsuleko bambi mu kifuba kyo
weebale kujja yingirawo

bulijjo obulidde wa nga nkulinda?
ninda linda linda
nzenna ne mbuguma munda
nga nze ndi eno ninda
ebipenzi ne bintuga nga nfa
ninda linda linda
embooko zambabula nzenna, babe
nga nze ndi eno ninda

nga lwaki onninza?
ye lwaki onimba?
abateesi nga bantenda
nze ne mbipinga nga tonkolinga
mbwenu babe n’atiina
nkulinze n’omukwano gwo ngulina
mu lubuto ne ba kid bo mbalina
akayimba nkuyimbidde baby gira
omukwano mungi guli eno kima
ekindeetera okugoba abasigadde
bazunga bakyetala tebatudde
jangu leeta eno
oli wa ddala osaanira ettendo
size yange eno
abanvuganya bambi munveeko
bulijjo obulidde wa nga nkulinda?
ninda linda linda
nzenna ne mbuguma munda
nga nze ndi eno ninda
ebipenzi ne bintuga nga nfa
ninda linda linda
embooko zambabula nzenna, babe
nga nze ndi eno ninda


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...