lirik lagu sheebah karungi - exercise
i wish i could take you somewhere else
andre on the beat
ogenda naawe n’obula
omutima gukooye nnyo okulindanga
onnemesezza ne byenkola
ndi ka cellular ompakuddemu eryanda
abo baleke nkulabula
jangu eno abo tebamanyi kufumba
ondeegaleega nnyo
omutima tegulina maanyi munafu nnyo
onyimbisizza ennyimba
ezitaliko piano na guitar
ngezezzaako okuyung~yunga ebigambo naye tebijja
aah aah
you do me like an exercise onkooya
onkooya nga exercise
so give me more exercise
mpiika homework exercise
you do me like an exercise onkooya
onkooya nga exercise
so give me more exercise
mpiika homework exercise
ebigezo by’ompa nga bizibu
bizibu okukirako uneb
okugezesa kwo kunene
binsusseeko tebimanyi celeb
sometimes i wonder why you wana take my life
nga gwe eyansuubiza you’ll never take it
baby wake up make it
yadde tolina money inna your wallet
tobanga womanizer
kyenva nkusabbalaza mu bu appettizer
baby n’onkanika
n’ojjayo jek ebigingi n’owanika
i wish i could take you in a private jet
wanna take you to a private place
would you please come to me and confess
that you love me straight in my face
laavu gye nina mukwano yeeyongerako
by’okola bigyongera
ebyo bye weebuzaabuza sweet n’onzirukako
toyagala kkukungula
ebyo bye nkukwatakwatako ate n’oneegobako
omutima gutaagulwa, ssibyagala
by’okola binnuma, aah
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu bella kahun - verso incerto
- lirik lagu stella smyth - why i don't write about love
- lirik lagu flexo kobain - astronaut status
- lirik lagu tera - always
- lirik lagu international show - just fury (feat. odeosa idahor)
- lirik lagu young coco - bayside!!!
- lirik lagu kylie minogue - magic (purple disco machine remix)
- lirik lagu aynur aydın - aşkın emri
- lirik lagu b1a4 - wonderful tonight (unplugged remix)
- lirik lagu desejo de menina - quando cai a noite