lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu rapkabaka - kimuli

Loading...

it’s your rap kabaka
lyrical general
elinya lyo nze ye tattoo genina k~mutima
gwewadukanga kulw~nge ewaka nebakuvuma
nkusubiza bisinga mpaka mungu lwatukima
amanyi silina naye akukwatako muluma
nze bwondeka amaziga go ndikaba gamusayi
mutima teliba naku okujako obukyayi
nsaba telukya olunaku nongamba bye bye
kuba gwe oxygen bwondeka am a dead guy
bera kitala nsimbula yaka green
tewandeka nga nyenze myaka jeki teen
byembimba yegwe ampika ndi ballon
nali muyaye w~nkyusa nenjiga nedini
naf~ka wabifananyi nsiba nkusiga
abalunji banji akusinga kizibu omusanga
gweba commander kyogamba kyenakolanga
mulove story sharry bali tusomanga

kimuli kyange
nze gwe weka gwempita omulunji w~nge
ahhh ono yalina omutima gw~ngе
nze mbalunji gwempita omulunji w~ngeeee

kimuli kyange
nzе gwe weka gwempita omulunji w~nge
ahhh ono yalina omutima gw~nge
nze mbalunji gwempita omulunji w~ngeeee
nze gwe andi mutwe newenebaka nkulaba
kabe muzibe wengamba nkwagala akilaba
tonenya kwesibako oli lweyo ndi lukoba
nze nondawo gwe nendeka dollar nakatiba
manya mutwe temuli bwongo mulimu gwe
nze siyoya byakulya njoya kimu gwe
kyandiba mulubilizi lw~nge mwavamu gwe
gwe bera nabakyala w~nge nze mbe igwe
webale butandeka mubuli mbeera
kuva muzigo nze mpaka nga nfunye jembeera
nga akayimba ka mozey kikole neera
kubanga tewaliyo mulala yegwe antegera
kyensaba kimu ntereka ku mutima
yona joliba olaze nga ndi awo k~mutima
gwe oli tala lyange mulisa nga sitima
kilabika yegwe kilabo ekyampebwa mukama

kimuli kyange
nze gwe weka gwempita omulunji w~nge
ahhh ono yalina omutima gw~nge
nze balunji gwepita omulunji w~nge

kimuli kyange
nze gwe weka gwempita omulunji w~nge
ahhh ono yalina omutima gw~nge
nze balunji gwepita omulunji w~nge
nze gwe andi mutwe newenebaka nkulaba
kabe muzibe wengamaba nkwagala akilaba
tonenya kwesibako oli lweyo ndi lukoba
nze nonsawo gwe nendeka dollar nakatiba


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...