lirik lagu rapkabaka - don't die
intro
black market records
lyrical
oto…
chorus
just don’t die, toffa
buli lunaku eba another offer
just don’t die, toffa
manya buli lukya eba offer eh!
just don’t die, toffa
buli lunaku eba another offer
just don’t die, toffa
manya buli lukya eba offer
verse 1
yadde oli mu hustle essaawa yonna bikyuka
bazalaw~nga bwebalikulaba amaaso gali bamyuka
nga ba hater obutego bwabwe wamala dda ggwe obubuuka
eyali nga ku bigere nga kati ggwe avimbira mu matoka
chorus
verse 2
man a born a hustler
kino kyendi katonda yeyasasira
sa chasinga sakula
gyenvudde lugendo luwanvu lwenatambula
kyemannyi ebizibu biriwo kaseera
okuva e mabega afazaali bikukeera
kyova olaba nze nebwengwa nsitukawo еra
nakino kyendi samanya nti ndi kibeera eh!
nze nkimannyi kaba kaddе
lulikya nga ebitaala binntadde (ntadde)
nga kyenjoya nfunira mu budde
nga njooga nze monday to sunday
bulilya nga ggwe avimba e city
nga buli lunaku okuba party eh!
bisente bijja okutte
nga wazimba nosiba n’ekisakaate
nze nkimannyi kiriba (kiriba)
nga eyali agonda nkaluba
nga amajja ngafunye balaba
baliyite eddogo naye nga tw~toba, bro…
chorus
verse 3
birooto byo biri tukirira (ggwe toffa)
ggwe toffa jira okwatirira
oli laba abakulwana nga
nga bikyuseemu bakulwanirira
ennyonyi oli zifuula obugaali
oli joogerako mu ferrari
nga ggwe avimba n’ebimaali
nga okutuukako security eri kaali eh!
bali kozesa nga example
ghetto yuuti eyava mu ghetto
nga buli woyita bakusaba photo
nga ataasoma ggwe asigninga auto
blood topowa tosuula guard
buli k~makya f~kamira osabe god
nkimannyi ndi zireeta zi award
nga n’ecity nze alaali ku billboard (yenze ah!)
ojira okyapa olinde akadde ko
lumu ebizibu oli bikuba ko
ebyana biri kuyita uncle
oli laba bobi nga entebe ajituddeko
yadde oli mu hustle essaawa yonna bikyuka
bazalaw~nga bwebalikulaba amaaso gali bamyuka
nga ba hater obutego bwabwe wamala dda ggwe obubuuka
eyali nga ku bigere ggwe avimbira kati mu matoka
kuba nkimannyi kiriba (kiriba)
nga eyali agonda nkaluba (nga nkaluba)
nga amajja ngafunye balaba
baliyite eddogo naye nga tw~toba
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu hafyz - x-friends (track by track)
- lirik lagu dawolf (rapper) - green crack
- lirik lagu ysky! - copy
- lirik lagu crxw (experimental) - unpledged alliance
- lirik lagu downcast (uk) - your band sucks anyway
- lirik lagu the heroine sheiks - pillow talk
- lirik lagu pedro rivera - pero ya no
- lirik lagu young rose - ebayu
- lirik lagu mlg iv & it's dynamite - curious
- lirik lagu rico ariezor - queria em gritos