lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu rapkabaka - dear ex

Loading...

dear ex

gal. story ki ngamba ex
gwe naw~nga ekik~mi kati zero ze max
ehh wabula oli wabuli omu nga taxi
nakuwa love nojilinya nga sokisi
nafilwa binji nga nelesa buli kimu
wantunza nebyange nze munju ne bimalamu
wandeka wowoza mbu ofunye taata bulamu
nakaba nga gwe bwowoza mbuno kibulamu
wandeka nogenda nze wandekera bulumi
mutima gwo tewamenya watema butemi
w~ngamba silina kidako mbu ninga dami
obuyimba nekuyimbira gwe ate nga onvuma buvumi
nze kati njooga tokyalina kyongamba
buliwamu ompulira nkuba show nezibamba
nafunayo eyagumira enaku nanzimba
just ndi mu mood zo kekano akayimba

chorus
wakola loss
wabula ex wakola loss
nafunamu bochi nze eyali bulasi
kale singa ye gwe avimba nange boss
wakola loss
wabula ex wakola loss
nafunamu bochi nze eyali bulasi
kale singa ye gwe avimba nange boss
verse
girl nga otide tewasubira bino
kati olaba njaka nageja nyilira luno
hee , zi cardrac kati tuvuga zino
nekik~mba kyakyuka tetukyakuba owino
ehe mbuza kadawa kewali wewaza akabina
nagamba oswamemu amaja ago tulina okufuna
nopala ne guy nga musiba musawuna bwotyo nonabya mungalo nze mwana nga colona
hee mpozi babawa mekka zali biri ente?
emotoka eno egula ebyo ebilalo byente
ehe mpozi nina party daddy mulete alabe omuko gweyagoba nfunye ebisente

chorus
wakola loss
wabula ex wakola loss
nafuna bochi nze eyali blass
kale singa yegwe avimba nange bosi
wakola loss
wabula ex wakola loss
nafunamu bochi nze eyali bulasi
kale singa ye gwe avimba nange boss


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...