lirik lagu ntaate - ninze
embeera y’abantu yewuunyisa
otunula n’ogamba mukama
nsonyiwa okwemulugunya ku bye sirina
ng’eriyo atalina na ky’alina ng’ate
amanyi n’ok~musinza ng’era
amanyi n’ok~mugamba weebale
kasita ndi mulamu
eriyo atalina na ky’alina
ng’ate, teyeerabira katonda
ng’era amanyi n’ok~mugamba ninze
nsaba osonyiwe
obutali bugumiikiriza bw~nge
kanninde, ababonaabona eyo
be bangi okunsinga
nsonyiwa mukama
okwemulugunya ennyo bwentyo
ninze, aah ninze
nsaba osonyiwe
obutali bugumiikiriza bw~nge
kanninde, ababonaabona eyo
be bangi okunsinga
nsonyiwa mukama
okwemulugunya ennyo bwentyo
ninze, aah ninze
singa yali asobola okubikkulira ebintu
n’akulaga atalidde
n’akulaga n’abo abafudde
n’akulaga nti bonna era baliwo ku lulwe
nti mulimu by’akuwadde
omulala ye byatalabye
n’akulaga nti gwe ky’onaalya
olwaleero kibeewo
kyokka n’akulaga nti mulimu
gw’abalidde mu lw’enkya
naye ng’eriyo atalina na ky’alina ng’ate
amanyi n’ok~musinza ng’era
amanyi n’ok~mugamba weebale
kasita ndi mulamu
eriyo atalina na ky’alina
ng’ate, teyeerabira katonda
ng’era amanyi n’ok~mugamba ninze
nsaba osonyiwe
obutali bugumiikiriza bw~nge
(hmmm mukama nsaba onsonyiwe nze)
kanninde, ababonaabona eyo
be bangi okunsinga
(hmmm mukama kanninde)
nsonyiwa mukama (nsonyiwa)
okwemulugunya ennyo bwentyo
(mukama nsonyiwa)
ninze, aah ninze
nsaba osonyiwe
obutali bugumiikiriza bw~nge
(taata we nsobye sonyiwa)
kanninde, ababonaabona eyo
(oh, kanninde kitange kanninde)
be bangi okunsinga
nsonyiwa mukama
okwemulugunya ennyo bwentyo
ninze, aah ninze
nsonyiwa mukama
okwemulugunya ennyo
ninze, ninze
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu kay em rsa - a better place
- lirik lagu major gutsi - that's ok
- lirik lagu murphy meyer [timetosaygoodbye] - ai generated
- lirik lagu styleler - бывшая (ex)
- lirik lagu rizzy rackz - pressure
- lirik lagu curtis mayfield - sparkle
- lirik lagu vin vinci - pierdol się
- lirik lagu tom odell - nothing hurts like love
- lirik lagu kota the friend - beijing
- lirik lagu emanuela - kraina miarka (крайна мярка)