lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu ntaate - binene

Loading...

eno ensi nebweba ekulabamu kitono
mukama akulabamu bitole binene

ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene

oh, binene nnyo
katonda by’akola abamu
nebwoba mutono nga dawudi
mu mukama goliyaasi omumegga
bakulaba ng’ekitagasa naye mukama
akulabamu mwana kw’afiira
lw’olibeera daniel mu mpologoma
eziruma ennyama walaayi zirikuzira
lw’olibeera ku nnyanja awatayitika
kululwo mukama alikola ettaka aah
mmeeme yange onyweranga
mutima gw~nge onyweranga
mmeeme yange onyweranga aah
mutima gw~nge nywera
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa (ebisuubizibwa bibyo)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa (ebisindikibwa aah ah)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene

wabula binene nnyo sirojja
gwe weebuuze nti
mukwano gw’ani ogukwata wano awaluma newawona?
(gwa mukama)
lulimi lw’ani lwetusaba lutw~tulire emikisa gyetufuna ah?
abitulabamu ebinene abalala byebatunoonyaamu nebibula
lw’olibeera daniel mu mpologoma
eziruma ennyama walaayi zirikuzira
lw’olibeera ku nnyanja awatayitika
gwe kululwo mukama era alikola ettaka aah ah
mmeeme yange onyweranga (mutima gw~nge era)
mutima gw~nge onyweranga (meeme yange nywera)
mmeeme yange onyweranga aah (mutima gw~nge)
mutima gw~nge nywera (mutima gw~nge eeh eh)

ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa (eeh eh)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene (binene)
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene (eyo gyotalaba)
ebisindikibwa (ebisuubizibwa bibyo)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa (eeh)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
ebitangaazibwa (ooh oh, binene)
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...