lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu lyrical mycheal - wrong number

Loading...

intro

mbe
ndemye

ohhhhhhhh mbeeee sinze gwe wali omanyi luli
k-mukutu navaako nakyusa line
sinze qwe wali omanyi luli
kwogwo omukutu navaako nakyuusa line

i used to be a c to the a to the s.a nova
nga siyisa skirt abakyaala mb-ssusa nga ova
cado ku sowaani nga sifudeyo oba yaani
nabagamba mwana yesu gyeyanzigya wala nyoo
mmwenge nagwagala nyoo
mu club bamanyi nyooo
natamegwa wekitundu mukali akazanyoo
mubbi nga ekizikke
mbuza buza nga p.k
nejussa emitiima gyenakuba nga zi tekke

(gwe) abaana nga bakaaba
nga nze tonyumizza love story baaba
hahaha – bwo bulamu twabulya
mukunonya omukuto tweyongela kufuna njaala

i.c.u nga omulwadde ali mudwalilo
obubbi n0bukuusa netima ebbi elijude enzilo
eyaw-ngula staani nga buli lwakubba engoma nzina
yankasukila omukono n-z-gya mukatilo

hook

ohhhhhhhh sinze gwe wali omanyi luli
k-mukutu navaako nakyusa line
sinze qwe wali omanyi luli
kwogwo omukutu navaako nakyuusa line

nze ago am-ssimu sikyagakwata – wrong number
kati ago am-ssimu sikyagagwata – wrong number
nze ago am-ssimu sikyagakwata – wrong number
kati ago am-ssimu sikyagagwata – wrong number

uh sikyali muyala / nanya k-mazzi
mpitaa simeon petero nafuuka lwaazi
nsudde emilandiila / nyeeenya nanyweela
wano etaka gimu k-mabali goomuga
nafuukamiza enjovu / sembela nkulage enkovu
nze buli lukya omubili ngussa kukaabba
nze amasanyu gensi tegakya ndyaaa
gwe nze ebyo temuli tebinkolelaaa

christo munda munze ye
hope of all glory ye
yanzigya k-miguwa nga omulabe ampalulaa
nteesa naawe mwesige
fenna tuba noobuzze
obugugu bwo bumukwase olutalo oluwunzikee

ki kyomanyi k-mukwano ogwa namadala
bimpa nkuwe ebyo byabali abaleela
kyagwa dda sikyejussa / nanaaba nentukuzibwa
mumusaayi gweyaw-ngula / feena abantu wetwalemwaa

hook

ohhhhhhhh sinze gwe wali omanyi luli
k-mukutu navaako nakyusa line
sinze qwe wali omanyi luli
kwogwo omukutu navaako nakyuusa line

nze ago am-ssimu sikyagakwata – wrong number
kati ago am-ssimu sikyagagwata – wrong number
nze ago am-ssimu sikyagakwata – wrong number
kati ago am-ssimu sikyagagwata – wrong number

nebwonkaka omukwaano nga muka potifah
dred teva k-mutwe sika delilah
ndi k-mulamwa / zabbu takyanvunamya
nemubunya bwempologoma ow-nge yafuga

nebwonkaka omukwaano nga muka potifah
dred teva k-mutwe sika delilah
ndi k-mulamwa / zabbu takyanvunamya
nemubunya bwempologoma ow-nge yafuga wooooo!

hahahahaha
wuluguma
mbe
ndemyeee


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...