lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu juliana kanyomozi - malaika wange

Loading...

hey yeah~yeah
hey hey hey

bulik~makya nsaba katonda, tuleme kwawukana
nabuli kiro era musaba, akuk~me
nemwebaza, ok~mpa ekirabo ekyomuwendo
yampa gwe, era gwe malayika w~nge

mpulira emirembe muli, ngatuli fembi
yegwe, akomyawo emeeme, emeeme
mukwano, onsingira feza ne zabu
olikyamuwendo mpulira okwagala kususe, mukwano nkufirako

yegwe gwembadde ninze, yegwe
sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe
olese esuubi, mubulamu bw~nge
amazima olese essanyu, ely′enjawulo
era gwe malayika w~nge
yegwe gwembadde ninze, yegwe
sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe
olese esuubi, mubulamu bw~nge
amazima olese essanyu, ely’enjawulo
era gwe malayika w~nge

wadde, ngatufunye ebizibu sirivawo
wadde abatuwalana bogera, ezo ngambo zabwe
sirikuleka, kuba gwe ekirabo ekyomuwendo
nfunye gwe, essanyu lyange likomyewo

mpulira emirembe muli, ngatuli fembi
yegwe, akomyawo emeeme, emeeme
mukwano, onsingira feza ne zabu
olikyamuwendo mpulira okwagala kususe, mukwano nkufirako

yegwe gwembadde ninze, yegwe
sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe
olese esuubi, mubulamu bw~nge
amazima olese essanyu, ely′enjawulo
era gwe malayika w~nge

gwe, omulungi gwenjagala
era gwendaga, buli wamu awanuma
nze njagala, nga nsula nawe nga dya nawe ntambula nawe mpumula nawe
nkadiwe nawe omu, eeh eh
omulungi eeh ehhh

yegwe gwembadde ninze, yegwe (yegwe)
sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe
olese esuubi, mubulamu bw~nge
amazima olese essanyu, ely’enjawulo
era gwe malayika w~nge
yegwe gwembadde ninze, yegwe
sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe
olese esuubi, mubulamu bw~nge
amazima olese essanyu, ely’enjawulo
era gwe malayika w~nge (baby)
ooooh oh baby
malayika w~nge


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...