lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu jude newton - perfect

Loading...

perfect by jude newton baby yeggwe eyankuba yeggwe baby yeggwe nsaba onkwate nga ekyatika nsaba baby onyweze wadde oli mwana wa loodi nange ndi mwana maama eka uhhmm byokola byebimbuza otulo obulungi bwo mukwano bunzije k~mulamwa your lips are so nice baby olinga omucungwa ondi munda oli munda munze mutima namusaayi yo ma breath ggwe mukka gwenzisa never leave me i will die die die die die

perfect oli perfect nkwagala nnyo munange dear bonna obakira mutima bwegukuba gukubira ggwe omu sirikuta sirikuta ndikuyoya lubeerera nkwagalira ddala ddala ddala ddala

ooh baby ooh baby my b00b kibubu kibubu let’mе crown you beauty queen beauty queen yo beauty is hard to hard to find ntambuddе from kampala to acholi i’ve never met a girl like you i give you number one you,re ma number one a rare species girl wasibukawa bakutondera nze nzekka teri mulala couple yaffe tufitinga you’re ma perfect match

perfect oli perfect nkwagala nnyo munange dear bonna obakira mutima bwegukuba gukubira ggwe omu sirikuta sirikuta ndikuyoya lubeerera nkwagalira ddala ddala ddala ddala

nebwekuba kwambala oyambala bambi nonyuma oyumira zi fitingi nama height olina huuuum nze ye ggwe mpaana siraba bulala bonna obakira huuuum ye ggwe nalinda katonda yakuntegekera me and you enjuba nebwetayaka baby nze omulisiza nebwekunta empewo oba kibuyaga ggwe kadigaani yange yes our love is meant to be forever more it will last and last indeed forever more

perfect oli perfect nkwagala nnyo munange dear bonna obakira mutima bwegukuba gukubira ggwe omu sirikuta sirikuta ndikuyoya lubeerera nkwagalira ddala ddala ddala ddala

Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...