lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu john blaq - mulubiri

Loading...

gyal gyal
gyal gyal
mu lubiri lwo
mwe nsaba obutuuze
aya baasi
tuula, ndowooza bye nkugamba hmmm
era ndowooza, oba nkusoonseke akanamba
naye ntiddemu, abakutuukako bangi bava mu maw~nga
kati nze kasadha waabwe, baaba
nnyabo bw’ompa omukisa
ngya gukozesa ogwo omukisa
mungu bwampa ekisima
ngya kulaga laavu amazima
nga ntegeeza, sigaana eih aah
nze nviira jinja
nedda baaba, ssi lweza
naye nsaba butuuze
chorus:
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
mwe nfunira emirembe
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
wano wano
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
nze mwe nsaba obutuuze
ngya kukuuma nga bambowa
ngya kutambuza nga kimbowa
empisa embi mwattu zaabula
ew~nge zaabula
ye maama nyabula
nze n’ompa olunaku ndukozesa
ne bweriba dakiika ngikozesa
yadde katikitiki nako ndikakozesa
kannyiikire kusaba
omutonzi awulira
ndowooza luliba olwo luliba
mu lubiri lwo n’onnyaniriza
chorus:
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
mwe nfunira emirembe
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
wano wano
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
nze mwe nsaba obutuuze
kikooyi, gomesi byonna birabo byo
kyonompa kyonompa ab’ewaka balabeko
bwoba tolina tewali buzibu kasita nkulabako
smile yo eyo kasita ngirabako
birooto nfuna, birooto nfuna
ne bw’ontuma okola nze mwattu bye nkola
birooto ndaba, birooto ndaba
nkuloota onneetegereza nga kati bw’okola
oba bye ndoota by’ebituufu
nkusaba obifuule ebituufu
oba bye ndoota by’ebikyamu
awo nandiba nga nze omukyamu
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
mwe nfunira emirembe
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
wano wano
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
nze mwe nsaba obutuuze
mu lubiri lwo mu lubiri lwo wano
mwe nfunira emirembe


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...