lirik lagu ivoltage - kabi
(verse 1)
buli feke rapper mukizimbe
waku dai
yelula ebala sikukwata
amataayi, ivoltage mukizimbe
showtime atamanyi mugambe
akabika omulalu kabikuse
mbadde muyala naye kubali
nzikuse
okunyumirwa nkola yange
dj tekayo ekigoma
abadigize mbabukuse
h~llo bamajje kigweerawa leero
anti mukimanyi mubajjeti temuli
tulo fire fire
muliro muliro, mateeka
okunyumirwa ate nalo, okusula
munju aka kabiro, kamessegi
nfunye selekita abikudde
fayilo, abaana kufuro
betala ngabulolo
dembe lyange, dembe lyo
okubaayo mukizimbe ekiro
(hook)
kabi, kazеkamaze ko
wuliirza ririkisi, eziri
murapu zako
kabi kalina esw~nga
laba vidеo zako
gwe akazoleya
boi lumu olikalozaako
(verse 2)
ekitabo kyalapu, kininye
leero buli rapper mukizimbe
kawunye
leero kandye ekigambo
namwe munewunye
mumarapu ndiwala, nnyonnyo
mubanga nga munyenye
nanyini marapu, kabaka
mpitta mwenge bagamba
ekikolimo kyenkonko tekita
kamunye
ba rapper mumbuzeeko nnyo
olwaleero mbafunye
ataliwo gwe awoonye
kano kentonye abaliwo mwe
abaluguddemu mu lwapu
kambafunye funye sawa
mbi mikizimbe mufunye
emigongo, simukazi, simusajja
mbagatisse nga katogo
tewetya nyenyamu newoba
mawungo kiki kyolinda
please mi dj leego okudigida
simusango nganyini kibuga
kano mpisaawo kalango
(hook)
kabi, kazekamaze ko
wuliirza ririkisi, eziri
murapu zako
kabi kalina esw~nga
laba video zako
gwe akazoleya
boi lumu olikalozaako
(verse 3)
ku mic ndikali nga museveni
ku ntebbe, nazalibwa ndi emu
mukuyimba ekiba kibe
buli rapper anelijjamu abela
mulabe bonna batidde benyamidde
mc kampadde mic engoma
kambakubbe, sharp rapper yenze
bano bali bamawubbe, kanyirire
kabagubbe, kanvimbe, kabalobe
yo kyekimu era nze katudde
kabadibbe
bafani temufaayo, ekiwoma
kafumbe, ebigambo kambasimbe
kubivulu bantimbe okuva
bwenajja. buli rapper
mubuwambe bona batidde
bennyamidde ayi bambe
bwemba mukizimbe buli rapper
mutunuzza ndali
nabo bewunya ngeri
gyenkubamu ekibali
ndimubi mu rap azoleye sijjali
nze boss wekigambo ug to kigali
step – by – step mbala future
namidali bameni abali
mu nziremu muzuri mukisaawe
kya hip – hop mpitibwa referee
buli rapper anewulira
ever mba free
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu los enemigos - el que no llora no mama
- lirik lagu iiven & nils fie - kopfficks
- lirik lagu pierina less - furia nocturna
- lirik lagu souffle nouveau - une seconde
- lirik lagu referredrhyme - back to the world
- lirik lagu savannah dylan - chit chat
- lirik lagu brockhampton - stay the fuck away (hungry*)
- lirik lagu jimmy - pave the way
- lirik lagu 童子-t (dohzi-t) - どこまでも… (dokomademo)
- lirik lagu xonor - killdozer