lirik lagu irene ntale - sembera
intro
boy come closer,
you know that i need yah
our love is forever
it will never melt away.
boy come closer
you know that i need yah
me and you together
every step all the way
eh…
sembera funa ne’wotula
bino silidamu kubyogera
nkwagalanyo okuva kunsi
mpaka k-mwezi, nokukomawo
bwo’banga onjagala ndi wamukisa
nekibuuno’mu yakayitawo
yena akusumbuwa
amara bisera bye dear
mugambe nti yakeleewa
gwe olinga calendar
nze lwesikulaba teli lunaku lwemanya
omasamasa nga zabu nga’mayinja
go’mayanja ensimbi zembala
sembera aaah ah aaah
owomukwano sembera
nga sunaba kusanuuka 2
nkunonyeza teli wesituuse,
naye tebakutundayo mubutale
nenebuuza ko nek-mikwanojo
kyona kyoyagala n’emisale
nja kutuyaana, nja kuyiya
nja kukola kye’nsoboola
byoona ela mbikole
(baby) olinga calendar
nze lwesikulaba teli lunaku lwemanya
omasamasa nga zabu nga’mayinja
go’mayanja ensimbi zembala
(eh)sembera aaah ah aaah
owomukwano sembera
nga sunaba kusanuuka 2
(eh)zibula amatu go
wulila amaziga agayika
nga nkukabira
wemba nasobya sonyiwa
ebibi siridamu ku bikola
n’omutima gwaguma dda
guli wamu tegulidamu k-menyeka
(baby) olinga calendar
nze lwesikulaba teli lunaku lwemanya
omasamasa nga zabu nga’mayinja
go’mayanja ensimbi zembala
(eh)sembera aaah ah aaah
owomukwano sembera
nga sunaba kusanuuka 4
boy come closer,
you know that i need yah
our love is forever
it will never melt away.
boy come closer
you know that i need yah
me and you together
every step all the way 2
oh sembera
sembera ow’omukwano
eh…
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu briarcrest onevoice - gravity
- lirik lagu keti - sen vardın
- lirik lagu psyko dalek - wish it away
- lirik lagu ela manô - aconteceu você
- lirik lagu danger incorporated feat. yung ghoul - graveyard
- lirik lagu young dt - old die young
- lirik lagu jeff williams - l.z.t. (a hero like me)
- lirik lagu los waldners - vladi
- lirik lagu holly johnson - ascension
- lirik lagu pet0r - uilenzeik