lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu dynaso wegoso - wafada

Loading...

(intro)
mukwano wumula milembe
wafa dda lwaki towumula milembe

(verse 1)
dynaso nkuba bidongo mukimanyi
lumu twali mu ngendo zakibali
bali bampise k~mukolo ewakiso
naa kaloo elinya silijukila
nagamba wisdom oba tugende babili
ewakiso kubakube ekibali
mukolo gwanyuma omugole nasima
yeyampangila omugenzi kansime
balibaluganda ne kansime
nga omugole yemukulu kukansime
yali yayawula omugenzi kansime
konze kamulete ee city boi nvimbe
gwemulundi dyno gwe nasoka owasaa
nali nek~mye nga sinaba kuwasaa
laba ate wanfako nga sinaba nakusasula nkoko yamuko
yafa mubw~ngu ate nga alii nalubuto
kati ate anesibako
wafada..
wafada
wafada.. l
lord father !!!!! hmmmm
(hook)

oli muzimu nvako
mukwano wumula milembe nze nvako
oli muzimu nvako
mukwano wumula milembe nze nvako
wafada wafada wafada
lord father

(verse 2)

wenzukuka ekilo eliso kugwe kwenkuba
wenkela k~makya enyumba ebela etukulaa
wafada lwaki towumula milembe
nzena nkozee omazeko emilembe
olusi mbela awo ngenda okuwula
oli mukiyungu otegeka chai
eno sinjaye agawalayi
nsuza omuzimu ewaka nsaba buyambi
simanya oli muganda wa’kaleme
ombukusa nsiba mumiila
simanya onanga love jenakuwa
wafada lwaki towumula milembe
onfude stranger kukalo
kwensula ew~nge tewakyamya okuva wewafa
wasoka kukaza mudo mulujja okuva wewafa waf~ka nkazalujja
(hook)

oli muzimu nvako
mukwano wumula milembe nze nvako
oli muzimu nvako
mukwano wumula milembe nze nvako
wafada wafada wafada
lord father

(outro)

ontangila okukwana abakazi benkwana bo balaba mbuzi
nali muchikili nenengela ekijuguli ekish~sh~ kimunywa mata, mokinemesa aloo okuja mukyalo
nze saza musango nejusa olunaku lwenakulaba
wafada lwaki towumula milembe
siganye nali nkwaga
ella kyanuma wewakakola
nkimanyi joli okyanjagala
naye kati wafa ate biki byonkolo


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...