lirik lagu david lutalo - tolingiliza
both
eeh eeh
tolingiriza
ooh ooh
gravity omutujju omukujjukujju
muganda wa kibwetere
tolingiriza
mukwano gwa kony, saddam hussein
tolingiriza
tolingiriza
tojjula byotaafumbye
owalampiriza akaliko amaggwa olimala ogetunze
tolingiriza
tolingiriza
tojjula byotaafumbye
tolingiriza
owalampiriza akaliko amaggwa olimala ogetunze
okay, ggwe
blood byotaalaba kiki obiringiriza?
ffa ku buwoomi bwa nkoko by’erya tobuuza
bw’omanya ebikyafu by’emira ojja gizza
ggwe yongeramu birungo ogiwoomerwe ku mmeeza
tobuuliriza mukyala wo boyi eyamukuza
oggya kutuka abamu ne baasi agijjuza
mwesiimye abaagala ok~manya nze sinonooza
olwo ofunamu ki bw’aba alina ne beyaguza?
neighbour tolina musajja kyokka onningiriza
mbu lwaki ssiwasa ggwe entamu osiiriza?
n’amabanja ge nalya siggwe aganzijukiza
olwo nneme kulya nnyama nga nina ez’oggyiguza?
landiloodi ezizo zijja gye nzijja tononooza
ne bye nasinga mu bbanka byange tononoza
ntuuyo zange ddembe lyangе tonnoonyereza
tobuuza bitakwatako katonda y’alibibuuza
tolingiriza
tolingiriza
tojjula byotaafumbye
owalampiriza akaliko amaggwa olimala ogеtunze
tolingiriza
tolingiriza
tojjula byotaafumbye
tolingiriza
owalampiriza akaliko amaggwa olimala ogetunze
tononooza byatandisa ssematalo nga tewaliiwo
olwo oddeyo obikyuse oba oyagala muzzaawo?
tonsesa nze mbu osoma nnyo ebyafaayo!
nze kambeere omusiru agendera ku biriwo
mbu gravity tamanyi kuyimba kyokka y’ayitawo!
n’ag~yimba ge bagatukaka tegava ku mpewo
mbu ne award ze nalya baali baakazissaawo
naawe gamba kitaawo afune zaakuteerawo
mbu ssente nzirya bubi kiki ombala ensawo?
oba emmotoka nvuga ya bbanja gwe omanja?
kiki ononooza gye nsula ng’atalina wuwo?
gundi baako w’okoma manya size yo
ennyimba zange obutava ku tv yo
tolingiriza n’ezizo naawe zitwaleyo
vva mu biboozi mbu alina kyawaayo
ggwe gyotatuuka kiki olingirizaayo?
tolingiriza
tolingiriza
tojjula byotaafumbye
owalampiriza akaliko amaggwa olimala ogetunze
tolingiriza
tolingiriza
tojjula byotaafumbye
tolingiriza
owalampiriza akaliko amaggwa olimala ogetunze
mwana!
tewefuula amanyi nnyo buli omu na buli kimu
ebyaliwo ebirijjawo era ggwe omuntu omu!
mbu ataasoma akozesa atya abaasoma emirimu?
tononooza bo bamanyi bwe bafunamu
awasa embaga ng’apangisa room emu
tteeka ki ly’amenye muli bw’otunulamu?
omukazi omulungi okwetunda ye aba afunamu
lwaki olingiriza ekyokoola omusiraamu?
tononooza bya musika engeri gy’abikozesaamu
linda naawe oggya sika kiki omusongamu?
okufumbirwa sugammami oli aba yabalamu
yakoowa eby’oteekamu kati ye gwe bassaamu
gwe buli ky’olaba kiki okiringizaamu?
n’okijubisa ate n’okikubisaamu?
n’ebisenge nabyo obilingizaamu
bba!!! bajja zikuyisaamu
lutalo
eeh eeh
tolingiriza
ooh ooh
eeh eeh
tolingiriza
ooh ooh
tolingiriza
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu the fanfic - darwin
- lirik lagu lil jon - feel gratitude
- lirik lagu later. (fra) - cold touch
- lirik lagu landokmai - taxi
- lirik lagu rod stewart with jools holland - them there eyes
- lirik lagu vikingarna - om du går nu
- lirik lagu pikeras & lowlight - oasis
- lirik lagu companion - take you a little bit higher
- lirik lagu jaya - together
- lirik lagu rochy rd - wao nena