lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu david lutalo - omuntu

Loading...

uuh eh yeah eh
uuh

omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo
omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo

namuwa binene naye n’akatono akatabukidde
amakubo g’enfuna yange kati agazibikidde, oh oh
ono gwe mbagamba
yasala mutima n’agutunda
nasigaza mutwe bye nafumba
yagaayiza ku kyoto nze saalya!
omuntu muzibu!
n’akatono k’ofisizza mu buzibu
kajula musuula ddalu, sirimba
ayagala na kutta tasaaga!
ssebo ye takoowa
ayagala bikolere ye n’alya!
kati buli luvannyuma lwa ddakiika omwami awera
yе bameka abatuvudde maaso loga
bwe kiriba kituusе ekiseera nja kuguma
ŋŋende oba ensi yammwe
omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo
omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo

buli kye wagambanga nayamba, saagaana
nze bwe nakaabanga wagenda
bwe waba okulya awo n’odda
nakusuutanga aah
nga gwe bw’onkongoola ah nedda
nayagala ofune naye nga
gwe njagaliza ye ate maggwa ganteekateekedde natuula!
ganfumita nasiima
bannange omuntu kiki hapana
ekimubagula n’ataama?
tewakyali muto kakabe akaana
bwe kagalula ggyayo enkoona aah!
omuntu kiki hapana
ekimubagula n’ataama?
tewakyali muto kakabe akaana
bwe kagalula ggyayo enkoona
olaba bagoba minya mu ssanja
gyebatafumba nva!
omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo
omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo

double kick
yaled

mbuuza nakukola ki kyogere mpulire kasimba nkalu?
okwagala ondese obwana bw~nge bukule nga buli mu nnaku!
nakola buli kisoboka obulamu bwo bubeere nga buli mu ssanyu
owera mbu olisala n’ensalo
ofune ekka nga lingyera mu nsawo
onsonsese ejjinja mu bulago
gwe n’obutemu kirabika mwatta mukago
kiki ekitutabangula bazzukulu ba kaawa?
okulaba afunye ekirungi wenna n’otabuka!
emitima gy’adda mu nsawo tegikyatuli mu bifuba?
abantu babojja bubozzi bafaanana emisota!
oba ng’onkyaya
oyagala nfe nga mpaala
nze eyakwambusa eddaala
onjiwa mu kifuba olunyata, oooh!
omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo
omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo

omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo
omuntu mulungi ku balala naye nze agaanye!
yefuula alumirirwa
ne bw’aba wuwo bw’ofuna yafuuka enkonge!
ng’ate alemesa ebibyo

Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...