lirik.web.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu david lutalo - mubbi bubbi

Loading...

it’s one of a kind (eh eh eh)
maro (eh eh eh)
david lutalo (eh eh eh)
eh eh~eh (eh eh eh)
dr. fizol
she made up her mind
she truly says she wants to go
tasiba zikweya, ne lawyer aleese empapula nsayininge
ebbanga ly’amaze anfumbira
ng’anfumbira n’obwongo
ensigo zenalinga nsiga
azikungula lwa leero
netonze, byona abiganye ayagala nkikole ntya!
mbuno oje ne lawyer, tebaliwo nga asalawo twewase
nkoze ebibi, nkoze ebirungi, nsonyiwa
nkoze ebirungi bingi baby
era oyagala nkaabe
bw’opima pima pima pima, ebirungi bizitowa kyenda
bw’opima pima pima pima, ebirungi bizitowa kyenda
it’s okay, the way you want is how it’s gonna be
kankuleke, omulungi ow~nge tanazalibwa atte
it is okay, bwoba nga ky’okwatako, kyewajja nakyo
mubbi bubbi, yajja na kaveera
lwaki aleta loole
ono munyazi bunyazi
ssebo, entuuyo zange asazewo atwale
mubbi bubbi, yajja na kaveera
lwaki aleese loole
ono munyazi bunyazi
ssebo, entuuyo zange asazewo atwale
nze sirina kyendina, empale mwendi gyembala
eyalinanga amaka, kati kubbala kwe nsula
tewali ky’alina
yali na mu busapatu bwa bbulu
n’ankabira amaziga bwati
ng’olaba enaku emuluma
mbu mama yaffa, ne tata yaffa
ensi njirimu nga bwendi
nasomba mata, omwana yanywa
naye y’andeka ndi masikini
eyali talina yadde sikati
y’andabisiza obubi bwenti
ew~nge yajja kuyiga kubo, mwanabbira!
mubbi bubbi, yajja na kaveera
lwaki aleta loole
ono munyazi bunyazi
ssebo, entuuyo zange asazewo atwale
mubbi bubbi, yajja na kaveera
lwaki aleese loole
ono munyazi bunyazi
ssebo, entuuyo zange asazewo atwale
eeh! bw’oba ng’osobola, nkimanyi osobola
baby, can you please don’t go?
siganye kun0ba, naye nga nkusaba
baby can you give me some time?
baby, baby boo
this is unfair
kino kiri unfair
this is unfair, baby
mubbi bubbi, yajja na kaveera
lwaki aleta loole
ono munyazi bunyazi
ssebo, entuuyo zange asazewo atwale
mubbi bubbi, yajja na kaveera (ono mubbi)
lwaki aleese loole
ono munyazi bunyazi
ssebo, entuuyo zange asazewo atwale
mubbi bubbi, yajja na kaveera
lwaki aleta loole
ono munyazi bunyazi
ssebo, entuuyo zange asazewo atwale (anyazze)
mubbi bubbi, yajja na kaveera (anyazze)
lwaki aleese loole
ono munyazi bunyazi
ssebo, entuuyo zange asazewo atwale


Lirik lagu lainnya:

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...