lirik lagu david lutalo - ffe byagaana
oli mukulu naye
lekera awo okweyisa nga bwolaba
yadde nga twawaba
tukwatire wamu mmanyi tulyebbula
kakati tuli mu matongo
tuyongobereddeeyo nanti twabula
omulembe gwaffe gwafa
ssitaani jadda gyetugenda
tetutunudde ku kalenda
anoonya gunnya mwatuziika
omujiji gwaffe ggwo
gwamenyeka ate tegukyasobola kuddamu kuyunga
batubuulirira twesooza
tulinga ffe abaasookawo mu nsi
tulina kulungamya mabujje
kuba ffe nebwebakola ki byagaana
abato okubajja mu kitimba
tukwatire wamu tubalungamye
tulina kulungamya mabujje
kuba ffe nebwebakola ki byagaana
abato okubajja mu kitimba
tukwatire wamu tubalungamye
tulungye omuto omusaayi
tetugusigamu bukyayi
tetuguganya kulya bisaanyi
eno ensi yajjamu kawaali
ffe twava mu kika
ennono zensi kati zaatabanguka
amakubo twagasеngula
bulyomu waalabye akawunju waalaga
let me ask a quеstion
where is your destination?
lwaki tumala gapaala
nga tulinga emisota mu ttaaba
tuli mu kabi togaana
mu maaso ndabayo nze danger, ohhh!
tulina kulungamya mabujje
kuba ffe nebwebakola ki byagaana
abato okubajja mu kitimba
tukwatire wamu tubalungamye
tulina kulungamya mabujje
kuba ffe nebwebakola ki byagaana
abato okubajja mu kitimba
tukwatire wamu tubalungamye
double kick
yaled
emize gyetuyiga
egyomuddiringanwa gyitunnyika
yadde ffe twafuna endali
naye tetuleka bato bbali
kiki tuzimbisa ate matabi?
tusimbe emiti okunaava empagi
please let us try
we should not let the children cry
future y’omuto okubeera fine
talina kusula mu bikaali
b~n~reza naye si na lukaali
tomukuba k~muyiwa musaayi
muyigirize
buli kaze akabi okamwekingirize
mutangire emize
asobole okubeera ne future ennamu
aleme kuba nga ffe
tulina kulungamya mabujje
kuba ffe nebwebakola ki byagaana
abato okubajja mu kitimba
tukwatire wamu tubalungamye
tulina kulungamya mabujje
kuba ffe nebwebakola ki byagaana
abato okubajja mu kitimba
tukwatire wamu tubalungamye
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu matt b - freedom
- lirik lagu mox (pop) - heart
- lirik lagu sinan sakić - žena kose duge
- lirik lagu promonant - frosty the snowman
- lirik lagu dee lee - social distance
- lirik lagu waterboutpaul - spicy
- lirik lagu ben aflex - gris ou bleu
- lirik lagu spalatte - с тобой / weighing on me
- lirik lagu akkiemi & exqydaro - silent in loss (remix)
- lirik lagu the disposables - tory party got rid of me