lirik lagu damalie dama - ndeka ngende
kaŋŋende
hmmm lwaki tosalawo?
onnumizza ate toyagala kundeka!
onkaabizza ate toyagala kundeka!
onnemerako mazima onjagaza ki?
ekisinga ku ky’ondaze leero
ndeka ŋŋende
tomanya nange ndifunayo anjagala
ndeka ŋŋende
kye mmanyi nange ndifunayo anjagala
ndeka, ndeka
ezo sorry tezikyalina makulu
ndeka ŋŋende
kye mmanyi nange ndifunayo anjagala
mmwe mutukyayisa love
ne tufiirwa n’oluusi abandibaddemu amakulu
tewandibadde ggwe, n’onkola bw’otyo
kale afazaali wandisibyewo ekigoye
owoza nkulabe bulabi nsirike nsirika biki?
ng’oli ku mutima ogulumya
ndese lwa butaagaane
tomanya mu dda eyo
ndifunayo ekisingako ku bino
ndeka ŋŋende (ndeka, ndeka)
tomanya nange ndifunayo anjagala
ndeka ŋŋende (ndeka, ndeka)
kye mmanyi nange ndifunayo anjagala
ndeka (ndeka) ndeka
ezo sorry tezikyalina makulu
ndeka ŋŋende (ndeka, ndeka)
kye mmanyi nange ndifunayo anjagala
ekkomera lya love mw’ontadde
ewatali kiyambi annyamba
amaziga g’omukwano ge nkaabye
singa mazzi ndi byennyanja
ŋŋamba ssebo tonnumya
oba w~nkoowa nkute nkwerabire
onnumizza ate toyagala kundeka!
onkaabizza ate toyagala kundeka!
onnemerako mazima onjagaza ki?
ekisinga ku ky’ondaze leerooooo
hmmm uh uh
ndeka ŋŋende (ndeka, ndeka)
tomanya nange ndifunayo anjagala (ananjagala)
ndeka ŋŋende (ndeka, ndeka)
kye mmanyi nange ndifunayo anjagala
(ka ŋŋende nze)
ndeka (ndeka) ndeka
ezo sorry tezikyalina makulu
ndeka ŋŋende (ndeka, ndeka)
kye mmanyi nange ndifunayo anjagala
kaŋŋende eh
kaŋŋende eh
kaŋŋende eh
kaŋŋende eh
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu quique neira - sé
- lirik lagu stu26 - young forever
- lirik lagu joe satriani, steve vai, john petrucci - la grange - live
- lirik lagu loser club - amazing world of cumballs
- lirik lagu fredi leis - santa cruz
- lirik lagu young c.e.o. - young ceo looks to continue bright start to boxing career
- lirik lagu sevi rin - besser allein
- lirik lagu taylor thomas - five years from now
- lirik lagu lincoln antônio - medrosa
- lirik lagu artik & asti - так было (it was)