lirik lagu a pass - amenvu
one for one, one one one
amenvu ogalide ogamaze mu kibanyi
nga tukulaba nebikuta nosa kubali
amenvu amenvu amenvu
amenvu gali mu colour ya yellow.
wansiba ebigele no binyeza
ate ogamba nzije tugende
nonsiba emikono a kandoya
ongamba tu zanye emikonde
nali nkwesize olwendabika ngamunda waf-ka gusodde
wansubiza omukyelle ne nyama
mukuzibula waleta lumonde
wanimba love (oh oh) ngo mukima go mukyafu
waf-ka balafu oh oh
ngotunula nga lyenvu.
amenvu ogalide ogamaze mu kibanyi
nga tukulaba nebikuta nosa kubali
amenvu amenvu amenvu
amenvu gali mu colour ya yellow.
obwavu omugongo onkutula
silina ekyokukola.
ew-nge oyagala okusula
room ntono naye otunyiga
enjala enkute enkeketa
ompade sweetie okimala
ne emirembe tegijankukusa ah ah ah
wanimba love (oh oh) ngo mukima go mukyafu
waf-ka balafu oh oh
ngotunula nga lyenvu.
amenvu ogalide ogamaze mu kibanyi
nga tukulaba nebikuta nosa kubali
amenvu amenvu amenvu
amenvu gali mu colour ya yellow.
amenvu bagamalawo abamu nga mwebase
ne tubaleka bagalye gabatuge
obuw-nguzi buja yadebuyise
tetulwana naye tukozese emitwe
webanonya obululu ne batusubiza
we batuka wagulu ne batukokonya
ffe bantu bawansi bemutulugunya
naye nga biwedewo, don’t tell me your sorry.
amenvu ogalide ogamaze mu kibanyi
nga tukulaba nebikuta nosa kubali
amenvu amenvu amenvu
amenvu gali mu colour ya yellow.
Lirik lagu lainnya:
- lirik lagu don broco - something to drink
- lirik lagu jessi campo - détente
- lirik lagu tee lopes - who's the boss? (hard boiled heavies mischief scene)
- lirik lagu myah - love shots
- lirik lagu fern - are you mine
- lirik lagu equippers revolution - senses
- lirik lagu sons of maria - best days of my life
- lirik lagu серёжа драгни feat. полина изаак - море
- lirik lagu phix - bout your paper
- lirik lagu stoppa - who you with